NYAMBA
(Verse 1) Okusooka, kankugambe nkwagala ekyokubili neneny e'ebibibyange bye nkozze Webele, okuntunsa wanno wentuse kibadde kisa, nakusasira kwo bino byompa. obuyambi bwange nze, buva jooli yesu, bwotayamba tewali ayamba bobuwe omutima gwange no'mwoyo, gwe gwebitunulidde nsitul' amaaso gange,obuyambi bwange buvawa (Chorus) Nyamba kitange bela nange mubuli mbeela. tondekka ngawo omutima gwangenge gulaga jolaga. Nyamba kitange nkole'byo bye wagamba. Nymba nyo'kusinga,Enkomelelo yange'ebele nungi (Verse 2) Mu bukowu, nziza bujja mumanyi. Nga silaba,nzibula ndabbe ekubo lyenkwata mukizinkiza, bela eetabaaza mumbuyaga, nekweke mugwe olwazi slina kyendi nze, silina kulwange, ninda kuva jooli gw'anfula kyendibba. omutima gwange no'mwoyo, gwe gwebitunulidde, nsitul' amaaso gange, obuyambi bwange buvawa leero. (Chorus) Nyamba kitange bela nange mubuli mbeela. tondekka ngawo omutima gwangenge gulaga jolaga. Nyamba kitange nkole'byo bye wagamba. Nymba nyo'kusinga,Enkomelelo yange'ebele nungi (Bridge) oow ooo Nkunonye mu mwoyo nemumazima, ebinumba byo nambi kukwasiza. Wadde nga ndi muntu buntu, kankole ekyo'buntu, nganawe bwotyo- nyamba obuyambi bwange nze, buva jooli taata bwotayamba tewali ayamba bobuwe omutima gwange no'mwoyo gwe gwebitunulidde, nsitul' amaaso gange, obuyambi bwange buvawa leero (Chorus)